Omutendera Mu Buyigrizwa: Okukunukirliza Ebisinga Ebimala

Written by Paul J Bucknell on March, 23, 2024

D201 Okunyweza Esuubi #1 Luganda

Eby’okudamu ebisubiddwa 

  • Lwaki si kyakula mu mwoyo? Nsubire ki?
  • Ekitundu ekimu ku bulamu bwange kinziza emabega. Nsobola ntya okuwaguza mu kino? 
  • Njagala okukula naye simanyi kyenteekwa kukola. Nteeka kutwaala madala ki?
  • Mpulira bubi ku wa wendi kati mu mwoyo. Sikakasa nga ekintu kyonna kiyinza okunyamba.
  • Nteekwa kuwulira bwenti? 
  • Njagala okufuula abalala abayigirizwa naye simanyi kiki kyenteekwa okutandika nakyo oba eky’okwogera. Osobola okunyamba? 
  • Nawulirako engeri Katonda gyawa abalala omukisa okuyita mu kigambo kye, naye tekiri bwekityo gyendi bulijo. Waliwo ekintu kyonna ekyenjawulo ekiyinza okunyamba okukula mu budde bwange obusirifu ne Katonda? 

Obulamu Obw’omwoyo Bw’ebuleeta Okuzalibwa Omulundi Ogw’okubiri (1  Petero 1:23-25) 

  • Obulamu butebereeza okuzalibwa
  • Zalibwa Omulundi ogw’okubiri
  • Esuubi liri mu mwoyo wa Katonda nga akola mufe 

Okutegeera Okukula Mu Mwoyo 

  • Obulamu obw’omwoyo bulinga nsigo ekula.
  • Obulamu bwaffe obugya butandika butono ne bukula ne bugeja.
  • Okutabulwa buzimba bwetuba nga tetukuze nga bw’ekisubirwa.
  • Okuberaawo kw’Omwoyo omutukuvu ky’ekisumuluzo eri obulamu bwaffe obugya. 
  • Ekigambo kya Katonda kiramu era kitereeza obulamu bwafe mu ngeri ey’ejawulo.
  • Katonda atwagala tukule mu nkolagana yaffe naye.  

OKUKULUKUTA (Matayo 28:20) 

  • Omwoyo akigenderera okw’ongeeza okukula kwaffe 
  • Omutendera guno ogw’okukula tegukoma ku nsi
  • Guba gukyaliko 

Okufanagana Olw’okukula mu Mwoyo 

  • W’oyingirira-obulamu obugya mu Kristo 
  • Amadaala 3 
  • Okusomozeebwa n’ebyetaago eby’enjawulo mu mwoyo 
  • Ensonga ekulu mu kukula
  • Bangi balemererwa 

Ekubo ly’Obuyigirizwa 

Ku buli dala Katonda ayamba omukiriiza okukula mu ngeri enkulu. Okulakulana kuno kw’ansonga nyo nga tonaba kweyongerayo ku dala eridako ely’okukula mu mwoyo. 

Edala 1: Mubuyigirizwa: Okuzuula okwagala (Abaana) 

  • Omutwe: Obukuumi abw’amaanyi mu Kwagala kwe 
  • Zuula engeri okwesiga kwaffe Katonda bwe kukula nga tukwaata okwagala kwa Katonda eri fe nga kulabikira mu bulokozi bwaffe okuyita mu Kristo. Katonda atuzaala nga abaana be, atutendeka okumufanana era natuteeka mu mulimu gwe wamu naye. 
  • Si ki kye nsisinkana mu bulamu, Katonda ali nange.
  • Okutegeeza kw’obulamu- Okumanya nga twagalibwa are tuli ba Kristo.
  • Nga abasomesa tutyamukiriiza abakiriiza ku dala lino okutegeera engeri enyingi Katonda z’abagala mu mu Kristo. Nga tubalungaamya kubikwaata ku bulokozi bwe are n’engeri jababangulamu era n’abateeka mu ntekateeka ze, tuteeka wansi omusingi mungeri gyebayinza okutwaala entekateeka ya Katonda eri obulamu bwabwe n’abantu be ng’ababe. 

Obuyigirizwa edala 2: Okunyweeza Esuubi (abavubuka)

  • Omutwe: Obwesige Obw’amaanyi mu Kigambo kye
  • Okunyweeza obwesige obw’amaanyi mu kigambo kya Katonda nga bulijo tumanyiira amanyi g’omwoyo Omutukuvu mu bulamu bwaffe. Okuyita mu kigambo kye Mukama abikuula amazima ge agalaga ekubo lye gyetuli. Mu kiseera ky’ekimu tuba tusobola bulungi okwawula engeri z’omubi ez’okututabula n’okutwerarikiriza. 
  • Sifudeeyo ku bizibu by’ensisinkana, ekigambo kya Katonda kimpanguza. 
  • Amanyi g’obulamu-Tufuna obuwanguzi olw’obwesige bwafe mu kigambo kya Katonda. 
  • Nga abasomesa tuzaamu abakiriiza bano amaanyi okutunula emabega okulaba Katonda gy’abaje mu kukula okw’omwoyo era n’okutunulira okusomozebwa okuja mu maaso. Nga bwebafuna obugumu,, baja kw’ongera obunji bw’obuwanguzi bwabwe ekinabazaamu amaanyi. Tusuubira obugumu bwabwe obweyongedde mu kigambo kya Katonda tuzaamu esuubi mu bulamu bwa abalala. 


Okunyweza Esuubi #1 Yiga okukolagana n’okuggwaamu esuubi nga ozuula esuubi!

Birth and Life - Lugandan

Obuyigirizwa edala 3: Okuzaamu amaanyi okukiriiza (ba taata) 

  • Omutwe: Omukwano Ogw’ebuziba ne Katonda 
  • Yiga engeri omukwano ogw’ebusiba ne Katonda kitaffe bwe guzaala ebivaamu ebyewunyiisa nga bwe tweyongera okwawula n’okutukiriza omulimu gwa Katonda omulungi. Katonda yeyongerayo okubikula ebala ye eye kyaama, ng’atwaniriiza okutwala edala mu maaso n’okututeeka mu kukola emirimu gey emirungi. 
  • Sifudeeyo ku mbeera mwenesaanze, Katonda aja kuleeta ebibala ebimugulumiza.
  • Ekigendererwa Ky’obulamu – nyumirwa Katonda era otwaale okwagala kwe. 
  • Nga abasomesa tunyonyola okuyayana kwa Katonda okw’enjawulo okutondawo omukwano ogw’ebuziba nafe nga tulaga engeri ye eyenjawulo n’enkola mu bulungi ne mubiseera ebizibu olwo asobole okuleeta ebintu bingi ebyewunyiisa era ebirungi okuyita mu bulamu bwaffe mu nsi eno.
     

Obuyigirizwa edala 2 – Okunyweeza Esuubi (1 Yokana 2:12-14) 

  • Ekirubirirwa: okukuza esuubi lyaffe okufuuka obugumu obw’amaanyi. 
  • Wangula olutalo lumu, Okufuna obugumu
  • Wangula olulala, funa obugumu obusingako
  • Beera w’amaanyi mu bugumu nga omuntu atunulira obuwanguzi 
  • Katonda atutwaala mu kusomozebwa okulala 
  • Omutendera gwe gumu gudamu 

Okukula mu Kristo 

  • Okusigala nga okyatunulira mu maaso si kuba wanjawulo 
  • Kya kiseera si banga ppanvu
  • Mpola si mangu 

Okuzaamu amaanyi Esuubi lyaffe

  • “Mu suubi ku suubi y’akiriiza” 
  • “Okusuubira ekyo kyetutalaba”
  • Esuubi lituvuga, risikuula ebikolwa era nerituyaamba okwekuuma nga
    tutambula ebintu ne bwebiba bitabuse. ( 1 Petero 1:13).

D2 Ebibuuzo 

  • Lwaki tokula?
  • Neyongera ntya Okukula? 
  • Nkola ki nga nemereddwa? 
  • Nkozesa ntya Katonda kyampadde okuyamba abaala? 
  • Nziza ntya obuja enkolagana yange ne Katonda? 

Esuubi Ery’obulimba (1 Timoseewo 6:17) 

  • “Singa nalina ebisingawo_________,_Nandi _______________” 
  • Okumatira
  • Obulungi obusembaayo
  • N’ekigendererwa yaweebwa 

Okukozesa Esuubi Lyafe (Zabbuli 119:33-40) 

  • Endagiriiro ( Eky’okukola D2 L1 Eky’okukola #1 olupapula okukolerwa) 
  • Eky’okulabirako

Ebyawandikiibwa – Zabbuli 119:33-40 

33 Njigiriiza , ayi MUKAMA, ekubo ely’ebiragiro byo, nange nalikwaata okutuusa enkomerero. 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi: 

34 Mpa okutegeera, nsobole okukwaata amateeka go, era ngakuume n’omutima gwange gwonna 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi:

35 Nfuula atambulira mu kubo ery’ebiragiro byo, Kubanga ly’erinsanyusa. 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi:

36 Wuliza omutima gwange eri obujulizi bwo, so si eri amagoba agobulimba 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi:

37 Kyuusa amaaso gange obutatunulira butalimu, era onzize buja mu kubo lyo. 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi:

38 Nyweeza ekigambo kyo eri omuddu wo, nga ekyo ekiretera ekitiibwa. 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi:

39 Kyuusa ekivume kyange kyentya, kubanga ebiragiro byo birungi. 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi:

40 Laba, njayaniira okuragira kwo; nziza buja okuyita mu butukirivu bwo. 

Ebitundu Eby’obugumu n’Esuubi:

  • Kiki ekikuteeko ku suubi ly’omuwandiisi wa zabbuli?
  • Ogabana esuubi erifanana bweriti? Okikola otya?
  • Bitundu ki eby’obulamu bye wetaagamu okweyongeramu esuubi? 

Hope versus Fear - Lugandan

Esuubi Lizuliddwa ( Zabbuli 98:1) 

Mukama akolera okuyita mu bisomooza byonna eby’obulamu n’obumanyirivu bwaffe eri okukula mu mwoyo. Mu bitundu ki Mukama byeyakolamu mu bulamu bw’omuwandiisi wa Zabbuli? Leka tutunulire ku bino. 

  • Katonda yaali mu nfuga ey’embeera zonna olw’obulungi bwange (Zabbuli 119:71).
  • Katonda asobola okunyaamba mu buli kizibu ekikakali kyensanga (Zabbuli 119:147). 
  • Katonda ampa okutegeera okuyamba abalala (Zabbuli 119:71).
  • Katonda yanyamba okuwangula ekizibu kino edda ( Zabbuli 119:102). 
  • Nessiga Mukama olw’okunguminkiriiza (Zabbuli 119:132).
  • Katonda anyambye okulaba ekubo lye bwe liri eddungi era ne mwesiga n’okumugondera (Zabbuli 119:106).
  • Katonda akakasizza amaanyi g’ekigambo kye gyendi ( Zabbuli 119:129).
  • Nja kwesiga Katonda kubanga aletedde ekigambo kye ekirungi okuwangula mu bulamu bwange ( Zabbuli 119:116). 

Comments

There are currently no comments, be the first!


We noticed you're not logged in, please login before commenting, thank you!

Related Articles

-->